We are patriotic,we are volunteers, we believe in peace, we believe we are the right people to lift our societies to the world they deserve. We know we are strong, we know God is on our side, we know we are winners, we know we shall make it to the right point. We believe we can get everyone transformed. We are a Community of Education and Patriotism Activists based in Uganda. Join us, volunteer to make change in your society.
Showing posts with label NEWS AND UPDATES. Show all posts
Showing posts with label NEWS AND UPDATES. Show all posts
Wednesday, August 12, 2020
Thursday, March 19, 2020
PREVENT CORONA VIRUS FROM REACHING BUKOTOWEST CONSTITUENCY. CAMPAIGN SUPPORTED BY OLIVIA MUGABE
Muli mutya banna Bukoto West bannange! Kirungi okwogerako nammwe ku nsonga eriwo Kati, eya Covid -19 (Corona Virus) efuuse ekizibu ekinene mu nsi yonna. Ntuusa okutegeeza kwange eri mmwe mwenna abantu baffe nti mbaagala nnyo nyini ddala. Y'ensonga lwaki nvuddeyo okubasaba nti tukwataganire wamu mu kulwannyisa awamu n'okwewala ekirwadde kino ki namutta. Mujjukire bambi nti ebizibu ebinene bitukosa kinene era ebizibu ebitono bitukosa kitono. Ekizibu ekiriwo kinene nnyo era kiteekwa okutukosa kubanga w'ekiri. Wabula ekisinga obulungi kwe kuba nga waliwo engeri gyetusobola okulwannyisamu ekizibu kino obutasaasaana nnyo mu bitundu byaffe. Mbasaba ffena awamu twekuume nga tuli balamu! Tetuganya akawuka kano kutuuka kuno oba okusaasaana singa kaba katuuse.
Obubaka
okuva ewa Ms. Olivia Mugabe
(eyewaddeyo okuweereza banna Bukoto
West nga omubaka mu Palamenti)
Banna Bukoto West bannange mbegayiridde tukwatire wamu
tulwannyise obulwadde buno tebutuuka wano ewaffe, era nga bwetukolera nate
awamu okubwewala singa buba butuuse. Jjukira nga ggwe tojja kumanyirawo nti
butuuse oba nti oyo gw'oliraanye abulina oba tabulina. N'olweekyo, kubanga
okugema kukira okujjanjaba, mbasaba nti ffenna awamu tukole bino wammanga buli
kiseera okwetangira; n'ewankubadde nga tetumanyi bwe tuyimiridde oba bannaffe
bwe bayimiridde ku nsonga eno.
1. Tweyongere okwekwasa eri Katonda
waffe n'okusaba ennyo newankubadde nga tetulina kugenda mu masinzizo. Katonda
ye nannyini buyiinza, ate buli wetumusabira atuwulira
2. Twewale okugwangana mu bifuba, newankubadde
nga tuli bamikwaano nnyo.
3. Twewale okukwatagana mu
ngalo oba nga tubuuzagana, si lwa bukyaayi naye olw'okukuuma obulamu bwaffe.
4. Tunaabe nnyo era bulungi
engalo zaffe buli kiseera kye tuba tusobodde oba buli bwe tufunye amazzi ne
sabbuuni.
5. Twewale okuliraana enyo
abantu naddala abava mu bifo
ebiteberezebwa okubaamu obulwadde bunno
6. Tunywe nnyo amazzi
n'ebyokunywa eby'enjawulo.
7. Twewale okutambulira mu bifo
ebiteberezebwa okuba n'obulwadde buno
8. Twambale obusiba mimwa ne
gloves singa tuba tuteekwa okutambulira mu bidduka eby'olukale naddala takisi
oba baasi.
9. Tuweeyo mbagirawo oyo yenna
ateeberezebwa okubeera n'obulwadde buno oba alabise obubonero bwaabwo eri
abasawo bamwekebejje
10. Tetuyisa bubi bannafe singa
bateberezebbwa okuba n'obubonero oba singa bakakasibwa okuba abalwadde, wabula
tubayambe nga tubayitira abasawo.
OBUBONERO
KW'OLABIRA OMUNTU AYIINZA OKUBA N'AKAWUKA KANO BWE BUNO:
1. Olusujja sujja olwa lubyamira
2. Sennyiga
3. Okukolola (ekifuba) okwa buli
kiseera
4. Okussa obubi
5. Okubuguumirira naddala ekifuba
oba omugongo
6. Obunafunafu obutali bwa bulijjo
7. N'obubonero obulaala nga
ekitongole ky'ebyobulamu bwe kirangirira buli kiseera.
Wabula jjukira nti buno
obubonero bwennyini bwandiranga obulwadde obulala. N'olwekyo si buli abufunye
nti abeera n'obulwadde buno. Tuukirira omusawo (owekizungu) omutendeke mbagirawo
nga werabyeeko obubonero buno, era wewale okubusiiga banno.
OKUMANYA EBISINGAKO KU BULWADDE BUNO OBA OKUTEGEEZA NGA WALIWO AYIINZA OKUBA N'OBULWADDE BUNNO, KUBIRA EKITONGOLE KY'EBYOBULAMU KU NNAMBA ZINO EZITALI ZAKUSASULIRA: 0800100066 / 0800203033 OBA BAWEEREZE OBUBAKA KU WHATSAPP: 0706428093
JJUKIRA OKWEEKUMA NGA OLI
MULAMU, OKWEKEBERA MU LUKALALA LW'ABALONDA ERA N'OKULONDA OMUTUUFU WA BUKOTO
WEST, OLIVIA MUGABE, KU BWA MMEMBA MU PALAMENTI OWA BUKOTO WEST CONSTITUENCY
2021.
FOR
GOD AND MY COUNTRY
Sunday, March 15, 2020
Kahule Church of Uganda welcomes Rev Kakuru and also Thanks the Lord
Yesterday on Sunday, 15th March, 2020 was a great day at Kahule Church of Uganda in Katovu Parish, Lyantonde Archdeaconry as the christians under leadership of Mr. Buyiinza James officially welcomed the new Parish Priest as a sub parish church, Rev. Enock Kakuru and also brought their Thanksgiving to God in commemoration of the six years of Mr. Buyiinza serving as their lay-reader. The congregation glorified The Lord with songs of Praise and Worship and brought in church heavy offertories which we hope pleased The Lord. The Priest, Rev. Kakuru, in his Gospel 2nd Corinthians 13:1++ advised christians to self examine themselves and repent. He promised to serve them with love.
Madam Olivia Mugabe, the woman aspiring for Member of Parliament Bukoto West Constituency 2021-2026 together with her mother and a few other relatives of hers also graced the occasion.
Olivia Mugabe, in her communication said it is such a great thing to remember to thank The Lord after making any achievement as it is always by The Lord's Grace that we are granted success. She also thanked the congregation for welcoming her every time she pays visit to the church or any gatherings around and requested for prayers and support from everyone. She bought some of the things that were brought in church as offertories and Thanksgiving and promised to keep in unity with Kahule Church of Uganda not only during campaigns but forever.
Report by;
Tumusiime Johnious Bethel of KABS INFO LINK
Monday, February 17, 2020
THE FIGHT AGAINST LOCUSTS
IN AFRICA
Following up on the story
of locusts in Africa.
One of the commonest stories in the whole world (especially in Africa) is of the deadly
locusts that have invaded the continent with Somalia, Ethiopia, Kenya,
Eritrea and most recently, Tanzania and Uganda affected most. The story of
locusts however started with many especially the local citizens doubting about
the possible effects of having the locusts in their areas. In fact, many
thought it was a simple challenge that could not leave any big effect. However,
the stories which started as simple stories later on turned into seriously bad
news as the locusts infested some of the areas referred to and devoured
everything as their culture is.
We are so grateful to the
governments of the affected countries for the quick responses they gave to the
threat for the good of their citizens. We are also grateful to the various
organizations especially the United Nations (FAO), The Africa Solidarity Trust Fund, Action Against Hunger, Self Help Africa and
several others which have put a lot of effort to support the fight against the
threat through conducting research in regard to the threat, spreading
information about the threat, funding fight against the threat, helping the
affected homes and through several other ways they have assisted.
These deadly insects invaded
East Africa in the early February of this year (2020) and as it is their habit,
they ate every crop in every area they passed or settled for any day. It is on
record that locusts are the worst crop pests that can leave no crop at all if
they invade any area. This means that all areas where locusts passed or settled
shall face a big challenge of famine, drought and desertification. It is
therefore important that everyone responsible takes action to support the
affected areas not only in the process of fighting the locusts but also in
supporting lives of the affected people.
A plague of locusts has descended on East Africa. Climate change may be to blame.
Subscribe to:
Posts (Atom)
-
THE FIGHT AGAINST LOCUSTS IN AFRICA Following up on the story of locusts in Africa. One of the commonest stories in th...
-
Yesterday on Sunday, 15th March, 2020 was a great day at Kahule Church of Uganda in Katovu Parish, Lyantonde Archdeaconry as the christi...






